Amalwaliro Ga Gavumenti Gali Bubi

0
499

Olukiiko olwakalondebwa okulungamya n’okulondoola emirimu gy’ekitongole kya Global Fund mu Uganda basuubizza okufuba okulaba ngensimbi ezo zikola emirimu gyazo, eegyokugula eddagala lyokujjanjaba bannayuganda. Alipoota ezizze zibaawo zibadde ziraga ngekitongole bwekirememererwa okukozesa ensimbi ezo mu budde bwazo ekintu ate ekikosa abalwadde.