E Mukono Obutonde Bulinyiriddwa

0
852

Nga egwanga likya genda mumasso nokutawanyizibwa ebizibu ebitali bimu ebiva ku nkyukakyuka mu mbeera yo budde wabula nga biva ku kwonoona obutonde bwe nsi nga okutema ebibira, okusanyawo entobazi nebirala bingi, bana mukono balajanidde ekitongole kya NEMA okuvaayo bukukubire kikome ku basiga nsimbi ebefunyiridde okuzimba mu ntobzi amakolero gabwe.
Omubaka wa pulezidenti e Mukono Major David Matovu agamba nti ekiri emukono kissa kinegula olwo buttonde bwe nsi obwononeddwa nokusingira entobazi nga nabakikola tewali abakuba ku mukono.