Enkayaana Z'ettaka E Mityana

0
548

Ebizibu by’ettaka ebifumbekedde mu district y’e Mityana bye byasinga okunokolwayo ssabaduumizi wa poliisi y’eggwanga bwe yajja mu district eno. Gen. Kale Kayihura yasuubiza abatuuze okubasindikira ekitongole kya poliisi ekikola ku nsonga z’ettaka kiyambeko okuluŋŋamya abantu. Ekitongole kino kyatandise emirimu gyakyo.