Ettaka Ly'omu Accoli Linagabwa

0
1041

Ababaka ba palamenti okuva mukitundu kye Acholi abegatira mukibina kyabwe ekya Acholi Parliamentary group belayiridde okulemesa Minista webyetaaka Betty Amongin okukozesa ekifuba okuwa omugaga Madhvan ettaka mukitundu kyabwe bo nga abakulembeze tebamanyi.
Ababaka baano ela babulidde banamawulire ku palamenti nti Minisita Betty Amongin kwosa nabapunta ba Ministyule tebagezaako kulinya mu district ye Amuru nga 10th omwezi guuno ntino bagenze kupunta taaka liino.