Poliisi Ekutte Ababba Amafuta

0
1120

Police e Masaka ekutte abasajja ababadde baaguufuula omuze okubba amafuta ga kampuni ekola oluguudo oluva e Kanono mu Mpigi okutuuka e Villa Maria- Masaka.
Bannyini kampuni eno eya China railway babadde bamaze ebbanga nga beekubirs enduulu ku poliisi olwa dulaamu z’amafuta zebaleke nga zijjudde eggulo limu okukeera enkya nga zikalidde buli lunaku.