Abazadde Bettidde Omwana, Ettaka Zibizadde

0
792

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze ku kyalo Nakanyansi mu Ggombolola ye kibanga e Mubende abazadde bwebetidde omwana waabwe gwebeezaalira lwa ttaka. Namwandu w’omugenzi alumiriza nti bba yamusiibudde ng’agamba nti kitaawe yabadde amuyise naye waayise akaseera katono ne bakamutema nti abadde attiddwa.