Besigye ku Ddwaliro Ly'e Iganga

0
1048
Dr.col.Kiiza Besigye asookedde mu ddwaliro e Iganga okulambula abawagizi ba FDC abaafuna ebisago ku ssande lwe balwana n’aba NRM ku kyalo Beseyi. Embeera gyasanze mu ddwaliro lino emwannyamizza n’agamba nti eva ku busimbi obw’olubatu Gavt bwewa ekitongole ky’ebyebobulamu.