Namukadde Attiddwa mu Bukambwe e Luweero

0
656

Omukadde ow’emyaka 63 alumbiddwa abatamanyanganda bweyabadde yeebase ewuwe mu nyumba ye e Luweero n’attibwa, omulambo gwe nebagusuula emmanju w’ekiyungu kye. Abatuuze basigadde beelaliikirivu nga bagamba nti babadde babiwulira buwulizi e Ntebe. Wabula oliisi okuva e Luweero etuuse mu kifo kino n’egumya abatuuze nti egenda kukola buli ekisobooka okuzuula abaatemudde namukadde.