Omukuumi Attiddwa e Nakasero

0
497

Entiisa ebuutikidde abayindi abakungaanira e Nakasero mu Kampala bwebasanze omukuumi w’essinzizo lyabwe ng’attiddwa mu bukambwe enkya ya leero.
Omulambo gw’omugenzi gusangiddwako ebinuubule so nga n’ensingo erabise ka nti baaginyodde.