Obuduukulu Bwa Polisi Bubooga

0
887

Okwekalakaasa kw’abawaabi ba gavumenti kukaluubirizza emirimu gya poliisi era nga wetuuse yakuyimbula abamu ku basibe abakandaaliridde mu makomera gaayo kikendeeze ku mujjuzo oguliyo. Abawaabi ba gavumenti eno ye ssabiiti ey’okusatu gyebakutte bukya bagaana okuddamu okulinnya mu kkooti mu ggwanga lyonna okutuusa nga bongezeddwa omusaala wabula kino okusinga poliisi yekiwuliddemu omusera. Bushra Namirimu awayizzamu kko n’omwogezi w’ekitongole kya poliisi ku nsonga eno…