Aba FDC Balabudde Abed Bwanika

0
1066

Mukwolesa obumu ekibiina kya Fdc kiyimiriza enkungaana zakyo ezokunoonya akalulu kumukulembeze omujja oluvanyuma lwa Police okukwata omu kubesiimbyeyo gyebuvudeko.Ewadde police nsalesale wa nkya okutta abantu bayo,nesipiika wa parliament okuvaayo kubikolwa bya police byebavumirira. FDC era yakutuuza Abedi Bwanika eyali yesimbyewo ku bwa Pulezidenti gyabuvudeko ,kukiteeso kya Refrendum kyaliko nti ayisa nsaano kumazzi ,okutuusa nga Museveni akiriza ebyamusabibwa kunongoosereza ebyokulonda. Wano abavubuka webambalide police okugyenganga.