Aba FDC Banamalako Enkya?

0
1151

Poliisi eweze okukkakkanya obujagalalo bwonna obunaaletebwawo ab’oludda oluvuganya gavumenti mu kaweefube waabwe owokuwakanya okukwata mu ssemateeka bog we batuumye Red Ribon Abawakanya gavumenti balangiridde olwenkya nga bebagenda okutongoza kaweefube waabwe ono omuli obutakozesa mmotoka zaabwe mpozzi n’okwesiba obuwero obumyufu