Abasaka Ag'ebyemizanyo Baakusimibwa

0
853

Ekibiina kya banamawulire abasaka agebyemizannyo mu ggwanga ki Sports Journalists association of Uganda kitongozeza empaka zokusiima bannamawulire abasinze bannabwe okusaka ageebyemizannyo omwaka guno. Empaka zomwaka guno zirimu emitendera 10 nga zaakubawo nga e nakuzoomwezi 15 december.