Loole Zitomeraganye, Abagoba Baazo Bafiiriddewo e Kyengera

0
993

Abantu babiri bafiiriddewo mbulaga Fuso bwetomereganye ne Tipa e Kyengere ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka.
Abagoba ba mmotoka zombi bakalidde ku siteeringi era poliisi esitaanye okuggyamu emirambo gyabwe.