Obukumpanya mu Ddwaliro Lya Kansa

0
861

Poliisi eyingidde mu nsonga z’eddwaliro lya Kookolo e mulago oluvannyuma lwokutemezebwako nti ensimbi ezibulankanyizibwa mu ddwaliro lino mpitirivu nga n’abakozi abempewo bateevuunya nga munyeera mu ddwaliro lino Kino kiddiridde omuntu omu okutemya ku poliisi ku bufere buno obulese bannayuganda bangi nga bawanjaga