Omubaka Balyeku Alemeddeko, Olukungaana Alukubye 'Ku Poliisi'

0
936

Omubaka wa Jinja West Mu lukiiko olukulu olw’egwanga Moses Grace balyeku ku luno enteekateeka zokwebuuza ku balonzi azisemberezza poliisi nga olukungaana lwa leero alukubye kumpi nekitebe kya poliisi e jinja. Mu lukungaana luno Balyeku annyongodde abalonzi nga bwebalina okuleeka ekkomo liggyibwe ku myka bwebaba baakusigala nga bafuna mu pulezidenti Yoweri museveni. Omusasi waffe Anthony Palapande abadeyo.