Ssegirinya Asattizza Ekibuga, Agabye Obuwero Obumyufu

0
415

Katemba atali musasulire abadde ku nkulungo y’e Mulago kansala wa KCCA Segiriinya bwayambazza owa police akawero akamyufu mu kawefube aliwo owobutakkiriza kujja komo ku myaka egyomukulembeze we gwanga.
Segiriinya ne banne bakedde kugaba buwero eri buli gwebasanze.