Abasuubuzi Looni Zibali Mu Bulago

0
342

Olwaleero bannayuganda bangi basula bakukunadde nga lumende mu kikata olwa looni za bbanka ezibali mu bulago. Bangi ebintu byabwe biboweddwa naye omuntu asaanye kukwata atya looni eno nga ajifunye? Nabakooza Lydia ayogedde n’abakugu nga anoonya ekinaakuyamba ggwe omulabi era bo bawabudde bati.