Mbu Mugumya Asabye Attibwe

0
453

Abalwanirizi b’eddembe ly’obuntu bawanjagidde Gavumenti eramula kuno okukola kyonna ekisoboka okununula eyali omuyambi wa Dr Kiiza Besigye ngono akumibwa mu kkomera lye Ndora mu DRC naye ngokuva mu 2014 bukya akwatibwa tasimbwangako mu mbuga z’amateeka. Kigambibwa nti Mugumya yawandiise ebbaluwa eri Guvumenti ng’asaba bamutte mu kifo ky’omulabiza enaku mu kkomera.