Aba Muzei Wummula Babatadde

0
265

Kkooti kyaddaaki eyimbudde abayimbi ababiri David Mugena ne Muwanguzi Jonah ababadde bavunaanibwa okukuba oluyimba olunyiiza abakulu n’okuvvoola pulezidenti museveni Ababiri bano bamaze wiiki bbiri mu nkomyo olwoluyimba lwabwe olumanyiddwa nga Mzee wummula