Ababaka Musussa Omulugube – Omusumba Paul Ssemwogerere

0
308

Omusumba w’essaza ly’ekerezia ery’e Kasana–Luweero Paul Ssemwogerere avumiridde bannabyabufuzi aboolesezza omulugube gw’ensimbi nebaagala okwegaggawaza bokka ekyeyolese mu kusaliro eggwanga nga tebagoberedde balonzi baabwe byebaabatuma. Ono abawadde amagezi okudda eri Katonda bave mu kizikiza balabe ekitangaala ekinaabayamba okutwala eggwanga mu maaso mu mirembe.