Muhoozi Atangaazizza Ku Bya Kitatta

0
1045

Omudduumizi wejje lye Gwanga erya UPDF gen. David Muhoozi agumizza bannayuganda kwebyo ebigenda mu maaso wakati wa poliisi ne ne UPD nti tebibakanga kubanga ebintongole byombiri byamazze dda okwetereza era byakugenda mu maaso nokukolera awamu. Ono okwogera bino kiddiride amajje okukola ebikwekweto negayoola abakulembeze ba Bodaboda 2010 nebabagalira noluvanyuma nebabatwala mu kooti ya majje olunaku lweggulo.