Akalulu Kazzeemu Ebirumira e Jinja East

0
930

Ng’ebula sabiiti bbiri zoka akalulu ka Jinja East okubaawo abavuganya ababiri abali ku mbiranye batandise okwesonga ennwe nga bulyomu alumiriza munne okwagala okubba obululu Munna fdc Paul Mwiru ne munna NRM igeme Nabeeta beesongamu ennwe okuteeka abalonzi abempewo ku lukala lwabalonzi nga bawadde nakakiiko kebyokulonda kutuuka wiiki ejja ngabantu bano baggyiddwa ku lukalala luno