Omukazi Bamuziridde Omulambo Gw'omwana

0
1127

Nakawere embeera emubiggyiridde bwazadde omwana n’amufaako, bba ne yegaana omulambo ng’agamba nti ewaabwe tebazaala bafu. Mukaziwattu ono alabye embeera eyongera kwononeka n’asitula omulambo gw’omwana we gwazaalidde awaka ne mukwano gwe omuzaalisizza ne bagutwala ku poliisi y’omu kabaawo e Nalukolongo ebafunire aw’okuziika omwana.