Amagye Gasiibudde Sabiiti Muzeeyi

0
868

Amagye ga UPDF mu butongole gakwasizza poliisi omuserikale waago Brig. Sabiti Muzeeyi akole ngomumyuka wa ssaabaduumizi wa poliisi wakati mu kumuwaana ate n’okumulabula obutesiga nnyo abayivu abali mu poliisi kubanga bano be bammo mu kusuula abali waggulu. Bano bategeezezza omuntu waabwe nti ebitiibwa bya Poliisi tebimuleeta amalala wabula wabula akolere bannayuganda wakti mu bwesimbu n’obutabasososola.