Embirigo Ya Kayihura ne Tumukunde

0
812

Olunaku lweggulo pulezidenti Museveni yakoze enkyukakyuka ezomugundu mu Kiitongole kya Poliisi ne ne minisitule ye byokwerinnda bwatyo nagoba abadde ssabaduumizi wa Poliice Karekayihura ne minisita webyokwerinda Henry Tumukunnde. Ababiri bano okugobwa kiddiridde okusika omuguwa wakati wabwe nga byonna byetololera kubuyinza nomulimu gwebabadde balina okukola mu bannayuganda. Naye abaffe biki ebisinze okwanika ba General bano.