Okunyeenya Amatabi, Ssaabasumba Lwanga Asabye Wabeewo Emirembe

0
445

Abakkiriza wonna mu nsi leero lwebanyenyezza amatabi okujjukira olunaku luli Kristo lweyayingira mu Kibuga Yeruzalemu amale afiireyo era anunule omwana w’omuntu Abasasi baffe babaddeko mu masinzizo agenjawulo.