Abalonzi B'e Nansana Tebaagala Robert Kasule Okubakirika

0
862

Kkooti etaputa semateeka ewadde olwa 30-05-2018 akakiiko k’ebyokulonda, Ssabawolereza wa Gavt n’omubaka w’ekibuga Nansana, Robert Kasule okuwaayo empoza yaabwe mu musango abantu be Nansana gwebabawaabira. Okusinziira ku bantu b’e Nasana, kkooti ejulirwamu yakola nsobi okulangirira Robert Sebunya ku kifo ky’omubaka waabwe oluvannyuma lw’okumaamulayo Wakayima.