Ekikwekweto Ku Ddagala Ly’emmere

0
424

Abavunanyizibwa ku kulondoola omutindo gweddagala lyebirime mu disitulikiti y’e Iganga bakoze ekikwekweto ku batunda eddagala effu mu kitundu era ekikwekweto wekiggweeredde nga baboye eddagala eriwera.