Kadaga Avumiridde Abakuba Abakazi

0
940

Omuze gw’okutulugunya no kukuba abakazi buli lukya gulinga ogukula obukuzi era nga bakyala bangi bayisidwa bubi nnyo nabandi ne bakirira ezirala kumwa. Embeera eno ewaliriza sipiika wa uganda okukangula ku doboozi eri abasajja abalina omuze ogwo bagukomye. Sipiika bino abyogeredde mu disitulikiti ye Buhweji kumukolo ogwa kukuza olunaku lwa bakyala aba Distulikiti eno.