Bannamawulire Poliisi Ebayise

0
400

Banamawulire omusanvu poliisi beyayita balabikeko ku misango gyokuwandiika kalebule kweyali omukungu wa bbanaka enkulu Justine Bagyenda leero balabiseeko ku kitebe ky’okunoonyereza e Kibuli nebakola sitaatimenti. Bannamawulire bano bagyenda yabaloopa oluvannyuma lwokuwandiika amawulire ku mikutu gy’abwe nti omukyala ono yalina ssente ezisoba mu buwumbi 20 ku akawunta ye