Ssemagulu Ly'erinnya Ly'ekkaddiyiro Epya

0
575

Ekitongole kyeggwanga ekyebyobulambuzi kigguddewo ekkaddiyiro erinaabeeramu ebyafaayo bya Buganda okusobola okujjukiza abantu obukulu bwa Buganda mu uganda eyawamu Ekkaddiyiro lino erituumiddwa Ssemagulu Royal Museum lisangibwa Mutundwe ngokusinga lirimu ebifaananyi bya bassekabaka ba buganda