Ebya Nambooze Byeyongedde Okubijja

0
588

Police ye Mukono nga eduumirwa DPC Rogers Sseguya babukeerezza nkokola okugumba mu maka go mubaka wa palamenti owe Kibuga Mukono Betty Nambooze Bakirekke agasangibwa ku luguddo oludda e Nabuti ng’ eyagala mukwatta atwalibwe abeeko byabuzibwa ku byekussa kukutibwa kwo mubaka wa Arua minisipality Ibrahim Abiriga. Police amaka ga Nambooze egebulunguludde okuviiraddala ku wankaki ayingira ne munda nsonda kunsonda aleme kubako watira ku batolokako.