Tororo Yeekulembedde Entendereza e Namugongo

0
510

Obukadde bw’abantu beyiye Ku kiggwa kyaabajulizi e Namugongo okwetaba kubikujjuko ebiwezzezza emyaka 132 bukya abasomi bawaayo obulamu bwaabwe olw’enjiri ey’obulokozi. Ebikujjuko bino bikulembeddwamu essaza ly’eklezia ery’e Tororo ngabyetabiddwako bakabona oba eklezia katolika okuva mu Uganda n’ensi endala. Kayonga Paul yeetabye mu mmisa eno