Okusunsula Abeesimbyewo Mu Arua

0
782

Okusunsulamu abo abagenda okwesimbawo mu kifo ky’omubaka anaakiikirira ekibuga Arua kutandise olwaleero nga abeegwanyiza ekifo kino abasukka mu basatu be bamaze okukakasibwa Okusunsulamu kuno kwakuggwa olunaku lw’enkya, ng’olwa leero banna FDC mpozzi naabo abazze ku bwannamunigina bebeewandiisizza, ng’olunaku lw’enkya abasigadde lwe baneewandiisa