NRM Eleese Obukodyo mu Kalulu e Bugiri

0
485

Ate abawagizi ba NRM basoose kuyisa bivvulu oluvannyuma ne bakunganira ku Bukooli technical institute okulinda ssentebe wa NRM, Yoweri Kaguta Museveni okwogerako gyabali ng’abasibra Munna NRM, John Francis Oketcho akalulu. Luno lubadde lukungaana olusitudde abayimbi bannayuganda abamannya bakira abasanyusa abawagizi nga bwebalinda omukulembeze w’eggwanga.