Bannabuddu Kati Muneebaka Ku Tulo

0
421

Police e Masaka eriko abasajja Bataano abagambibwa okutemula abantu n’okubbisa emmundu beekutte. Bano bonna bakuumirwa ku poliisi e Masaka nga bwebalinze okusimbibwa mu mbuga z’amateeka baggulweko emisango.