Omujaasi Akubye Bana Amasasi

0
343

Wabaddewo akasattiro ku kyalo Kabedopong e Gulu omujaasi w’egwanga bwanyonyogedde omugemera wala okukakana ngasse banna ate nalumya basattu. Omujaasi ono Lance Corporal Odaga Geofrey akwatiddwa egye lye Gwanga wabula nga mpaawo amanyi kabanzi ki akamuwakudde alyoke akube abantu amasasi.