Kampala City Carnival Esaziddwamu Mwaka Guno

0
443

Ekitongole kya KCCA ekiddukanya ekibuga kirangiridde nga bwekitagaenda kubeera na kivulu kyomwaka guno ekya Kampala city carnival ekibeerawo buli mwaka. Nankulu wa KCCA Jenifer Musisi ategezeza nti kumulundi guno basazewo okundira sente zono ezibadde zikozesebwa mu kutekateka ne zisolozebwa mu kivulu kino zikozesebwe mu kuddabiriza nokugaziya amasomero namalwariro.