Omunnamawulire Eyabuuza Pulezidenti Ebibuuzo Bamuli Bubi

0
608

Munamawulire eyabuuza president ebibuuzo mu Lusoga ku Sunday ewedde alajana agamba nti afuna okutisibwatisibwa ekitadde obulamu bwe mu katyabaga, ate ne nannyini Radio ye Jinja eyakwata omuliro gye buvuddeko abantu abatanategerekeka bamusuulidde ebibaluwa ebimutisatiisa n’okumulabula.