Omwana Eyakubwa Bbomu Tannassuuka

0
251

Aboluganda lwa Igembe Ashiraf eyakubwa bbomu ngali kusomero lya Mother care e Maganjo gyebuvudeko bakukulumidde gavt naddala ebitongole byayo ebyokwerinda nga ebagamba tewali buyambi bwonna bwe baali bafunye ate nga omwana waabwe yakubwa byuma ebirina okubeera ebyabakuumaddembe bokka Abantu bano bagamba mu butuufu bwali bulagajjavu bwa bitongole bino ebyalemwa okuggyayo bbomu eno emale ebwatuke ette omwana waabwe