Abanaatula P7 Tebalabikako

0
645

Abakulu b’amasomero ga bonna basome mu district ye Mukono bibasobedde olw’ebibiina okusigala nga bikalu oluvannyuma lwa bazadde okusalawo okuggya abaana baabwe mu masomero ne basalawo okubakozesa emirimi egy’awaka.