Eby'ekisaawe kya Akii Bua Bikyalanda

0
452

Oluvanyuma lwa Commisioner w’e by’emizannyo mu ministry y’ebyengiriza n’emizannyo mu ggwanga Apitta Omara okukwatibwa eggulo, ababaka b’olukiiko lw’eggwanga olukulu bavuddemu omwasi. Bano bagamba nti kino kiraze nti abanene bangi mu gavumenti abakumpanya ensimbi zoomuwi woomusolo era bangi bakyakwatibwa.