Omusango Gw'abateberezebwa Okutemula Omugenzi Andrew Felix Kaweesi

0
530

Omulamuzi wa kkooti ey’eddaala erisooka e Nakawa Noah Ssajjabi alemeredwa okusalawo ku misango egivunanibwa abateberezebwa okwenyigira mu butujju n’okutemula eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi okugigoba oba nedda. Abavunanibwa oluvanyuma balagiddwa okudda mu kkooti nga 10/01/2019.