Abawakanya Emyaka Babiggyemu Enta

0
431

Abamu ku bawaabi abaawakanya ensala ya kkooti mu musango gwokuggya ekkomo ku myaka baggyeeyo empaaba yaabwe nga bagamba ebyayita byayita nga tewali nsonga lwaki baddamu okutaataaganya bannayuganda ngate beyogerera. Abawaabi bano abana bakiikiriddwa puliida waabwe James Byabakama