Omusinga Asindikiddwa mu Kkooti Endala
Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere nabaali abakumi be bakuvunibwa mu kkooti enkulu ewozesa bakalintalo mu Uganda. Bino byogeddwa Ssaabawolereza wa Rwenzururu era puliida wa Mumbere ku kkooti e Jinja, bwabadde azze okukola ku mpapula ezisaba Kkooti ekkirize Mumbere addeyo e Kasese ne bakamutema nti kati wakuwozesebwa Kkooti ewozesa bakalintalo.