Omu Yaafiridde mu Kabenje ku Lw’e Masaka

0
287

Ebbaasi ebadde ewenyuka obuweewo etomereganye ne loole mu bitundu by’e Kyazanga Masaka, omuntu omu afiiriddewo n’abalala abasoba mu 20 baddusiddwa amu ddwaaliro nga bataawa.
Kitegeerekese nti dereeva wa bbaasi afiiriddewo, naye mu balumiziddwa abamu embeera yabwe mbi nnyo.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here