Empologoma Esisinkanye Ginayo

0
376

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri alagidde abantu okujjumbira ennyo ebyobulambuzi ng’agamba nti bisobola okuyigiriza abantu enonno n’obuwangwa.

Omutanda era asimye okuwerera Nabatanzi Leticia ow’emyaka omukaaga ngono atontomye n’omutanda namuleeta akamwenyumwenyu ku matama, era n’eddwaliro lya Mukwaya lyewaddeyo omujanjaba obulamu bwe bwonna.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here