Poliisi Yeegaanye Omusuubuzi Kanyamunyu

0
575

Ekitongole kya poliisi kivuddeyo okwesamba omusuubuzi Mathew Kanyamunyu agambibwa okutta Kenneth Akena, ku ssemaduuka wa Forest Mall mu Kampala eggulo. Poliisi egambye nti Kanyamunyu tebamumanyi era tebalina nkolagana yonna naye, wadde mu byokwerinda era nga poliisi ejja kweyambisa ebigambo by’omugenzi ebyasembyeeyo okumuvunaana mu mbuga z’amateeka.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here