Omusango Gwa Besigye e Kabale Guyongezedwayo

0
759

Kkooti e Kabale eyongezzaayo omusango oguvunaanibwa Dr Kizza Besigye n’abalala okuli Loodi Mmeeya Erias Lukwago n’omubaka Mubarak Munyagwa ogw’okukuma mu bantu omuliro.
Bano emyaka giweze ena nga battunka n’omusango guno era nga olwaleero okwongezebwayo kiddiridde abajulizi obutalabikako mu kkooti.